Indirimbo ya 19 mu CATHOLIC LUGANDA
19. NGA NNUNGI NGA NNUNGI
Ekidd: | |
:Nga nnungi, nga nnungi Tabernakulo eno Nzuuno nze nneegomba okuba wano. | |
1. | Tweyanze Ddunda ffe twesiimye B‟oyita anti okujja w‟oli N‟essaawa emu eti wano w‟oli Sso nga ya kwesiima. |
2. | Tuzze okwegatta mu Missa N‟omwoyo ogutakusaana Tukyaye Ssebo ebibi eby‟edda Ddunda tusaasire. |
By: Fr. James Kabuye |