Indirimbo ya 62 mu CATHOLIC LUGANDA
62. TWANDIBADDE TUTYA
Ekidd: | |
:Twandibadde tutya singa Kristu tiyajja? Twandibadde wa ffe, ha Kristu yeebazibwe. | |
1. | Twandifudde bubi Twandibuze ffenna Kristu yatulonda. |
2. | Twandifudde bubi Ffe nno aboonoonyi Kristu yatulokola. |
3. | Twandibadde b‟ani Yanditwefuze ffenna Sitaani twamuwona |
By: Fr. Expedito Magembe |