Indirimbo ya 66 mu CATHOLIC LUGANDA
66. AGULUMIZIBWE OMUKAMA
Ekidd: | |
: Agulumizibwe Omukama emirembe gyonna oyo Omutonzi Afuga enkulungo y’ensi na byonna ebirimu. | |
1. | Laba omugaati gw‟otuwadde guva mu ttaka Ng‟agukoleredde ye muntu obuntu; Kati gwe tutoola ne tukuwa Gutuviiremu obulamu obw‟olubeerera. |
2. | Laba n‟evviini eno gy‟otuwadde Mu mizabibu ffe mwe tugiggye! Gye tukuweereza efuuke ekyokunywa Kituleetere obulamu obw‟olubeerera. |
3. | Tuyimbye omwoyo omwetowaze N‟omutima oguboneredde; Siima Ekitambiro kye tukuwa, Kikusanyuse ayi Muk |
By: Fr. Expedito Magembe |