Indirimbo ya 87 mu CATHOLIC LUGANDA

87. SI BUTAAGAANE


1.Si butaagaane naye kwagala, ffe okukuddiza Lugaba.
Ekidd:
: Yee Lugaba Ddunda – siima bino bye tukuwa.
2.Si butaagaane naye kwagala, bino bye tukuwa Lugaba.
3.Si butaagaane naye kwagala, kye tuva tusanyuka mu maaso go.
4.Si butaagaane naye kwagala, kye tuva tuyimba mu maaso go.
5.Si butaagaane naye kwagala, kye tuva tubiibya mu maaso go.
6.Nnyimba n‟embuutu nabyo ka bivuge tukuzinire Lugaba (x3)
7.Si butaagaane naye kwagala, ffe okukuddiza Lugaba
Bino ze ntuuyo zaffe – bino ge maanyi gaffe kwe kwagala
kw‟emitima gyaffe – Mukama bikkirize Lugaba Ddunda.
By: Fr. Expedito Magembe



Uri kuririmba: Indirimbo ya 87 mu Catholic luganda