Indirimbo ya 94 mu CATHOLIC LUGANDA
94. ABAAGALWA TUYIMBE NNYO
1. | Abaagalwa tuyimbe nnyo, aboluganda mwenna Tumwebaze tusiime nnyo olw‟ebirungi byonna Katonda waffe atiibwe nnyo abamawanga bonna. |
2. | I II Nga tutenda Ffe nga tutenda, tuyimbe Tibitendwa Oh, tibitendwa! Tusiime. Wonna mu nsi Eh, wonna mu nsi atiibwe! |
3. | Tutendereze Omukama Katonda Tukungirize, twebaze obutassa, Asukkulume, Ssenkulu, emirembe: |
4. | I II Nga tuyimba Ffe nga tuyimba, tutende, Yatuwa ffe Oh, yatuwa ffe! Tusiime. Mu nsi yonna Eh, mu nsi yonna atiibwe. |
Ekidd: | |
: Erinnya lye litiibwe Eh, litiibwe. x2 | |
By: Mr. Joseph Kyagambiddwa |