Indirimbo ya 100 mu CATHOLIC LUGANDA
100. EMBAGA Y’AKALIGA
Ekidd: | |
: Embaga y’Akaliga – Kaliga Yiino laba etuuse – yeeno Omugole atuuse Mujje tumwanirize. Mumutendereze – Alleluia Mumutendereze – Kristu Akaliga | |
1. | Obununuzi bwa Kaliga N‟ekitiibwa kiri kya Kaliga N‟obuyinza bwo bwa Kaliga N‟ennamula y‟Akaliga ya mazima. |
2. | Mmwe abasenze Akaliga Ekitiibwa mukiwe Akaliga Afune ekitiibwa oyo Akaliga Mumutendereze oyo Akaliga. |
3. | Tuyimbe nnyo Akaliga Mu luyimba olunyuma Ffenna abatonde tusaakaanye Tugulumize oyo Akalig |
By: Fr. Expedito Magembe |