Indirimbo ya 121 mu CATHOLIC LUGANDA
121. NNEEYANZA MUKAMA
1. | 1. Nga kyewuunyo Yezu atuuse 2. Yezu lw‟ojja omwange ondiisa Azze leero ankyalire; Mubiri n‟Omusaayi gwo, Onneewadde obe mu nze Ndi mwonoonyi, sisaanira Ow‟ekisa, Yezu atuuse! Ku mbaga yo entukuvu. |
2. | 3. Nga kyewuunyo: nfuuse nju yo 4. Nga nneegomba Yezu, ontwale; Mw‟oyingidde lw‟ozze leero Njigiriza ebigambo byo Byonna bibyo, Yezu, twala Ddaaki olintuusa gy‟oli Kye nkusaba: Tova mwange! Ku mbaga yo ndiba naawe! |
By: M.H. |