Indirimbo ya 122 mu CATHOLIC LUGANDA
122. NZE ANI AKOOWOOLWA
1. | (Fr. Gerald Mukwaya) 1. Ka twambuke abayite b‟Omukama Entanda etuuse, Musagambize b‟ayise kati Mwenna abeetegese. |
Ekidd: | |
: Nze ani akoowoolwa Nze ani akyaliddwa Nze ani asembezebwa leero Ku mbaga y’Omukama. | |
2. | 2. Ekitiibwa kye nfunye kati Ate kirina ani? Okukyaza Omutonzi w‟eggulu Era ndi mu ggulu. |
3. | 3. Alinjagala nga bw‟onjagala Leero asangwa wa? Ggwe wawaayo n‟obulamu bwo Lwa kunjagala nnyo. |
By: |