Indirimbo ya 134 mu CATHOLIC LUGANDA
134. SSAKRAMENTU ETTUKUVU
1. | 1. Ssakramentu Ettukuvu Yezu lye yekweseemu Tulisinze n‟okutya, Wamu n‟okulyagala. |
2. | 2. Ebyedda byo byaggwaawo, Kino kye Kitambiro Yezu kye yaleetera Bonna abamukkiriza. |
3. | 5. N‟ekikompe bwe kityo Bonna baakikombako, Ne banywa omusaayi gwe Nga bwe baalya ennyama ye. |
4. | 6. Ebyo nga bikoleddwa, Awo n‟abakuutira: “Kino mukikolenga Mwenna okunzijukira”. |
By: M.H. |