Indirimbo ya 148 mu CATHOLIC LUGANDA
148. YEZU WAFFE TUZZE GY’OLI
1. | 1. Yezu waffe tuzze gy‟oli Ffenna tutuule ku mbaga yo: Omwoyo gwo n‟omubiri, N‟obwakatonda biri omwo Tubiggyamu obulamu. |
2. | 2. Nze omwonoonyi okuyitwa Ku mbaga ya Bamalayika. Okwegatta ne Katonda, N‟okukkuta ebitatendeka, Ayi Mukama, sisaanira. |
3. | 5. Wuuyo ajja gwe nsuubira: Omuwombeefu, omuteefu. Nze mmulaba, mmuwulira, Ayagala okundaba mangu Kale, Yezu jangu, jangu. |
By: W.F. |