Indirimbo ya 149 mu CATHOLIC LUGANDA

149. YEZU WANGE AZZE


Ekidd:
: Yezu wange azze
Mu mwoyo gwange
Ensi wamu n’eggulu
Mumubbiremu.
1.1. Owange, kikuuno
Emmeeme yange,
Kaakano efuuse
Tabernakulo.
2.3. Kaakano mbasinze
Bamalayika
Mulaba Katonda
Nze nno mmulidde.
3.4. Abatuukirivu
Munsanyukire!
Omugenyi wange
Ye Nnyiniggulu.
4.7. Ggwe Katonda wange
Ng‟onjagala nnyo
Obeeranga wange
Nange mbe wuwo!
By: W.F.



Uri kuririmba: Indirimbo ya 149 mu Catholic luganda