Indirimbo ya 152 mu CATHOLIC LUGANDA
152. ABEERA WA OMUKYALA
1. | (Joseph Kyagambiddwa) Ekidd.: Abeera wa Omukyala Alituzaalira mu nsi Omununuzi ani? Ndi musanga wa? Mbu sso e Nazareti ewaabwe Baamulangako ab’edda Nnamasole Nti: Aliba Maria! x2 |
2. | I Bannange, tusanyuke nnyo Twesiimye, baganda bange Mbadde anaatera okuzaalwa Ekidd.: Nkoowoola Maria Maama gwe nzirinngana, Yezu k’ansenze mbe nga muddu we. Nngenze e Nazareti, sidde Gwe nzirinngana Yezu k’antwale ne mmuweereza! Bwe ngenda ewuwe, sizaaye Nja kulokoka, anti olwo nze nja kuzaawuka x2 Nkwagala nkole ntya ggwe balinnanga! Nkwagala nkole ntya. x2 Ekidd.: Anaandaga Omutiibwa, mwana muwala ye ani? Katonda nzize, nze ne mmusinziza Mu nda ye, Omulindwa Yezu Mmwagala kuyinga owaffe Omulokozi Azaalwa Maria. x2 |
3. | I Yezu Omwana wa Katonda N‟afuuka omutonde azaalwe Y‟azze anaatera okuzaalwa Ekidd.: Ew’Omukyala nkyadde, nnamaga mmusange Ate oluvannyuma mbe, mbe nga n’omuto Ng’azadde Maria Omwana, ne mbaweerezanga eri E Nazareti bo nga nnyamba Maria! x2 |
4. | I Gwe nninda, laba nkulinda Nninda Ggwe mulindwa wange Bwa ddi obudde obw‟okuzaalwa? |
By: |