Indirimbo ya 156 mu CATHOLIC LUGANDA
156. JANGU YANGUWA OKUJUNA
1. | (Fr. Joseph Namukangula) Ekidd.: Jangu yanguwa okujuna, Jangu otuddize eddembe Yezu Tukwesiga Ggwe Musaasizi. x2 |
2. | 1. Mutegekere amakubo Omukama, Mmwe munyirize emitima gyammwe, Mmwe mugolole amayisa agammwe, Lwe muliraba Omukama ng‟ajja. |
3. | 2. Omulanzi ye Yoanna alanze, Mmwe mulunngamye amakubo gammwe, Lye ddoboozi ly‟oyo alanga, Nti mutegeke emitima gyammwe. |
By: |