Indirimbo ya 159 mu CATHOLIC LUGANDA
159. MULOKOZI OLWIRA KI
1. | 1. Mulokozi olwira ki? Tusinza nga tulinda Enzikiza yeeyongera Enkuba ebindabinda. |
2. | 2. Eggulu ggwe, tusaasire Ayi laba ffe abakaaba! Oyiwe nno omusulo gwo Ng‟otuma ggwe tusaba. |
By: M.H. |