Indirimbo ya 165 mu CATHOLIC LUGANDA

165. ABASUMBA


Ekidd:
: Abasumba timutyanga
Oyo azaaliddwa ye Mwana wa Katonda
Mujje mangu, basanyufu
Okulaba Maria wamu ne Yezu.
1.1. Obwekiro
Ekitangaala ekyo,
Ekyakira wano
Kivudde wa leero?
2.2. Eddoboozi
Lya Bamalayika,
N‟ennyimba ezivuga
Nga bya ssanyu lingi!
By: W.F.



Uri kuririmba: Indirimbo ya 165 mu Catholic luganda