Indirimbo ya 172 mu CATHOLIC LUGANDA
172. BWALI KIRO
1. | ‟ 1. Bwali kiro, Mu bw‟empewo Omwana wa Patri Nnyiniggulu N‟akka ku nsi E Betelemu. |
2. | 2. Bwali kiro Mu kisibo Nga bwakutte dda Ekitalo Amangu ago, Ne butangaala. |
3. | 3. Ne Maria Ne yeewuunya Ng‟alaba Omwana Ng‟azaaliddwa Talumiddwa Yadde okusinda. |
4. | 7. Noel! Noel! Emmanuel Azze mu bantu Mujje gy‟ali Ali kumpi Mu Ssakramentu. |
By: W.F. |