Indirimbo ya 189 mu CATHOLIC LUGANDA
189. SIRIKA WULIRA
1. | 1. Sirika wulira, Betelemu weesiimye Yezu Kristu gy‟ali atuuse Mu kabanvu mw‟ali wuuno Nnyina ng‟asanyuse nnyo Nnyaffe ali awo atudde. |
2. | 2. Sirika wulira, Betelemu weesiimye Bamalayika bazze bangi Abasumba bali eyo anti Omulindwa Yezu leero ozze! Omulindwa atuuse. |
By: M.H. |