Indirimbo ya 201 mu CATHOLIC LUGANDA
201. MU NNAKU ZA KAREMA
1. | 1. Mu nnaku za Karema, Katonda atuyita: Nti mujje musonyiyibwe, Ebibi byammwe biggwe. |
Ekidd: | |
: Leero tubonerere Tuwone omuliro; Katonda atusaasire, Atuwe ekisonyiwo. Mujje mwenna mwenenye, Ebibi byammwe biggwe. | |
2. | 2. Bangi bafa bulijjo, Nga bali mu ntubiro, Ne batasonyiyibwa Nga bukomye obw‟ekisa! |
3. | 3. Ogamba, ggwe omukaba, Nti: ndibonerera edda! Walumbe atalaga Ajja kibwatukira! |
By: |