Indirimbo ya 205 mu CATHOLIC LUGANDA
205. OKUBONAABONA KWA YEZU
1. | (Eddaame Lya Yezu) (Jjuuko Ben.) Ekidd.: Katonda wange, Katonda wange, x2 Lwaki, lwaki, okunjabulira. x2 |
2. | 1. Kitange basonyiwe, kye bakola tebakimanyi. x2 |
3. | 2 Mukazi, Mukazi, Mukazi, laba omwana wo. x2 |
4. | 3. Mutume, Mutume, Mutume, laba Nnyoko. x2 |
5. | 4. Byonna, byonna, byonna, bituukiridde. x2 |
6. | 5. Ennyonta, ennyonta, ennyonta, ennuma nnyo. x2 |
7. | 6. Kitange, Kitange, Kitange, omwoyo gwange ngukuddiza. x2 |
By: |