Indirimbo ya 209 mu CATHOLIC LUGANDA
209. TUGULUMIZE OMUSAALABA
1. | 1. Tugulumize Omusaalaba. 3. Tugulumize Omusaalaba, Gwafuuka ntebe ya kitiibwa, Leero gutuli ng‟ebendera; Kabaka kwayima okufuga, Mu ntalo, gwo gwe gututwala, Kw‟ayima n‟okuyigiriza. Guwonya bonna abagweyuna. Ekidd.: Tutendereze ffe ffenna Yezu gwe baakomerera Tutendereze ffe ffenna Yezu gwe baakomerera. |
2. | 2. Tugulumize Omusaalaba, 4. Tugulumize Omusaalaba, Si muti buti gwe tusinza, Gwamenya enngoma ya sitaani, Yezu ye yekka gwe tulaba, Kaakano buli lw’agulaba, Ku muti kwe yatufiirira. Yeekanga n’aggwaamu amaanyi. |
By: W.F. |