Indirimbo ya 212 mu CATHOLIC LUGANDA
212. AGENDA OMULUNGI YEZU
1. | (Joseph Kyagambiddwa) 1. Agenda omulungi Yezu Laba! Kristu ow‟obuyinza Laba! Atulekawo kati ffe ku nsi Laba! Ye atusiibula ffe Wuuyo! Azzeeyo eri nno gye yava. Laba agenda Yezu, n‟ekitiibwa Ng‟alinnya mu ggulu. |
2. | 2. Ng‟avaawo atugambye Yezu 4. Ng‟agenda Maria wuuno Naffe alitutwala Ye amutulekedde Mu ggulu ewuwe gye tulibeera Asinga naffe wano ku nsi Ye Katonda mwene Bikira omutiibwa, Atusuubizza, tusuubire! Abe Nnyaffe, tumweyune |
3. | 3. Abantu abatwala baabo, 5. Wewaawo atusadde Yezu, Bangi mu kitiibwa Tusanyuka sso nno, Muggulaggulu emagombe b‟aggye Ffenna gy‟alaze ffe gy‟atutwala N‟Adamu eyasooka Ye akulembedde ffe Amuggyemu envuba, Laba! Olwaleero tujaguze. |
4. | 6. Leero tumukulise nno Ssabawanguzi oyo Emirembe n‟emirembe ffenna Yezu ow‟ekitiibwa, Ffe gy‟otudde tuwanngame. |
By: |