Indirimbo ya 213 mu CATHOLIC LUGANDA
213. ALLELUIA, AZUUKIDDE
1. | (Fr. Expedito Magembe) Gano ge Mawulire Agasanyusa Kristu buno bwe bulokofu obuliwo. I Tulangirira Omukomerere…….. Gano……..Kristu……… Tulangirira eyakomererwa……. Gano……..Ku lwaffe….. Tulangirira eyabonaabona……. Gano……. Azuukidde Kristu oyo……. Gano……..Kristu……… Awangudde Kristu…… Gano……..Kristu……… Atambiddwa ku lwaffe ffenna ….. Gano……..Tuwonye….. Tuli balamu mwoyo ffenna….. Gano……..Tuwonye….. Alleluia tuyimbe leero……. Gano……. Alleluia x2 Ekidd: II: Alleluia Alleluia Alleluia Alleluia x2 Kristu azuukidde Alleluia Alleluia Alleluia. |
2. | II Kristu azuukidde Alleluia Alleluia Alleluia Kristu awangudde (Ekidd.: x2) Mu ye tuli balamu Mu ye tununuddwa Mu ye tuli baggya. (Ekidd.: x2) |
By: |