Indirimbo ya 215 mu CATHOLIC LUGANDA
215. ASULA WA YEZU
1. | I II Asula wa Yezu Kristu bwe yazuukira Kati asula wa ewaabwe? Gaasamye amalaalo Abakuumi badduse wulira Malayika Ku ntaana abuulira Eri gye yagamba E Galilaaya, wuuli gy’abalinze Basseruganda! x2 Bonna: Azuukidde anti, leero alleluia! Azuukidde anti, leero alleluia! x2 |
2. | 1. Abikirwa nti yafa; kati ani? 3. Amazima, ayi baganda bange; Baawa abo abakaabira Yezu? Yeggye nno emagombe n‟entiisa; Timumanyi nti yazuukira jjo? Alabibwa ye gwe baabetenta, Muzze mmwe kuziraga ani nno? N‟asoggwa okununula ensi eno! |
3. | 2. Abalabye ku yazuukira Oli 4. Atamanyi ekyo, akibuusabuusa: Baasonze olunwe ne bekkaanya; Lwaki ggwe olwa notomwanguyira Nga talina ku kanuubule Ye; E Galilaaya akulindiridde Boogedde, banyumirizza ffe! Lwaki nno olema okugenda eyo? |
4. | 5. Essanyu lye litubukale ffe, B‟agenda okuzuukiza naffe, Omugobi oyo Kabaka waffe, Taafenga, alisigala mu ffe. |
By: Joseph Kyagambiddwa |