Indirimbo ya 219 mu CATHOLIC LUGANDA
219. EWA PATRI KATONDA
Ekidd: | |
: Ewa Patri Katonda Yezu waffe oddayo, // Naffe emirembe gyonna Gy’oli tubeereyo. // | |
1. | 1. Olwaleero olukedde Kigambo kya ssanyu: Yezu atukulembedde Ffe ffenna mu ggulu. |
2. | 2. Yava Yeruzalemu Wamu n‟Abatume N‟alinnya ku lusozi Bonna abasiibule. |
3. | 5. Leero Mukama waffe Atudde mu ggulu Ku gwa ddyo gwa Kitaawe! Abugaanye essanyu! |
By: W.F. |