Indirimbo ya 229 mu CATHOLIC LUGANDA
229. TUTENDEREZE AKALIGA
1. | (Fr. Expedito Magembe) A–lle–luia Tutende Akaliga, A–lle–luia Tusinza Akaliga Ekitiibwa n‟ettendo bya Kaliga Obuyinza n‟amaanyi bya Kaliga Alleluia ka tumwebaze Omukama Alleluia Atununudde Obuliga Alleluia wa buyinza Omukama Alleluia anunudde Obuliga Twesiimye ffe b‟anunudde Tumutende ffe b‟anunudde Twesiimye ffe b‟anunudde Tumusinze ffe b‟anunudde. |
By: |