Indirimbo ya 234 mu CATHOLIC LUGANDA
234. YEZU MWANA WA MARIA
1. | 1. Mu ggulu Katonda waffe , 3. Bwe yayiwa omusaayi gwe, Atukwatiddwa ekisa; Okusonyiyisa aboonoonyi; Titukyeraliikirira Yanyiriza emyoyo gyaffe, Ennaku zonna ziwedde. N’atuggyamu ekko ly‟ebibi. Ekidd.: Yezu mwana wa Maria Azuukidde mu kitiibwa Abakristu bajaguza; Alleluia, Alleluia. |
2. | 2. Omukama agobye olumbe, 4. Yezu bwe yatufiirira, Sitaani amuwangudde: Yatuggulirawo eggulu; Agguddewo amagombe, Okwagala kwamuyinga, Mu buddu atununudde. Okufa kwe bwe bulamu. |
3. | 5. Leero Yezu azuukidde, Awo naffe tuzuukire; Ebyensi nno, tubigaye. Ebyeggulu tubyegombe. |
By: W.F. |