Indirimbo ya 241 mu CATHOLIC LUGANDA
241. MBEERA, MUKAMA!
1. | 1. Mbeera, Mukama mpa enneema3. Singa mba nnyonyi ng‟empungu Ayi anzaala, Taata, Nga mbuuka, nnoonya Katonda omwagalwa, Lugaba Nze nnandiwunguse mu bire Mu ggulu, nkutuuke! x2 Waggulu nkutuuke. Ekidd.: Tonjabulira nga nnwana olutalo mu nsi Nkwagala: nkole ntya gy’oli mu ggulu, mbe? x2 |
2. | 2. Bwe mba naawe byonna 4. Ensi n‟eggulu ki nno Mba mmazeeyo olwo nno Mumukweka sso mmwe Andaaganya, tega ku matu Ne mutamwolekanga batonde Owulirize eno. Ffe be yatonda? |
3. | 5. Jangu, timbula entimbe Ggwe n‟okka eri nze, Katonda ow‟ekisa, Ngabira omukisa, Kitange. |
By: Joseph Kyagambiddwa |