Indirimbo ya 244 mu CATHOLIC LUGANDA
244. MWERABA
Ekidd: | |
: Mweraba ………….. Mbatuma mugende Mu nsi yonna ……… Muyigirize Eddiini ………. Ebune, mu nsi yonna Yonna, Yonna, Yonna. | |
1. | 1. Ensi kati erinze, 2. Ensi kati erinze, Mugimanyise Omulokozi Mugimanyize amazima ge, Abatuma nga bw’agamba Sitaani mumuwonye Mugimanyise amazima ge. Era mumuwangule. |
2. | 3. Ensi kati erinze, Mugimanyise ekitangaala, Kristu mumutwale Ensi yo eyo gy‟ekoma. |
By: George Ssebutinde |