Indirimbo ya 252 mu CATHOLIC LUGANDA
252. ESSAAWA ENTUKUVU
Ekidd: | |
: Abantu tulumwa olwa Yezu, Ye wuuyo eyattibwa ku nsi Ffe abantu abaasobya olw’ekyejo, Yatufuula ffenna baana. | |
1. | 1. Yalina ennaku emusogga, Ng‟ali yekka bw‟ati ekiro, Obwomu zamuyinga Yezu, Ng‟alowooza ku ffe aboolo. |
2. | 2. Amangu baasiba oyo Yezu, Ne bakwata ekkubo bonna, Ku lulwe yeewa abo abasajja Bonna abajja eyo gy‟ali. |
3. | 5. Etti lye baatikka oyo Yezu, Nga zzito nnyo nnyini kufa, Ne limukooya okuyinga Yagwa wansi awo ku kkubo. |
4. | 6. Enninga empanvu ze beeyamba, Ne banyweza oyo ku muti, Musaayi ogwava mu ye mungi, Yalumwa nnyo nnyini Yezu. |
By: W.F. |