Indirimbo ya 255 mu CATHOLIC LUGANDA
255. HOSANNA
Ekidd: | |
: Hosanna, Hosanna, Hosanna, bakugulumize Omukama Katonda w’amagye Hosanna, Hosanna, Hosanna bakugulumize, Yezu Kristu. | |
1. | 1. Abantu nga tusanyuka, nga tuyimba ku luno, nga tugamba: Hosanna Mulokozi, Hosanna ajja nu linnya ly‟Omukama Hosanna Omwana, wa Daudi eyalangibwa. |
2. | 2. Abantu nga tusanyuka, nga tuleeta ebirabo, nga tuyimba: Hosanna Mulokozi, Hosanna ajja nu linnya ly‟Omukama Hosanna Omwana, wa Daudi tuwulire. |
3. | 3. Abantu nga tusanyuka nga tunyeenya amatabi nga tuyimba: Hosanna Mulokozi, Hosanna ajja mu linnya ly‟Omukama Hosanna Omwana, wa Daudi tuwulire. |
By: MATABI) |