Indirimbo ya 260 mu CATHOLIC LUGANDA
260. KRISTU YE KABAKA
Ekidd: | |
: Kristu ye Kabaka, Kristu Ggwe Kabaka ddala Yezu Kabaka wanngama, Yezu Kabaka wanngama Yezu Kabaka wanngama, Yezu Kabaka ofuge, Olamule ensi yonna, ofuge, olamule ensi yonna. | |
1. | 1. Ye ….. Ggwe Yezu atalemwa …. Ggwe Ye Ggwe omuyinza atalemwa, tweyunye gy‟oli Kristu tufuge, twa…la yonna ensi Kristu tufuge, twala Yezu yonna ensi Byonna bikuwulire. |
2. | 2. Yee … Yee … Yezu owanngame Olamule ensi, Yezu owanngame Ggwe Kristu lamula Ne Ddamula wo Kristu lamula Ggwe …… wekka omu Ggwe muyinza, wekka omu Ensi ekugondere. |
3. | 3. O … yo ye nno akankane Oyo sitaani ye nno akankane Ggwe ….. Yezu gikomye N‟enngoma ye Ggwe Yezu gikomye Twa ….. la yonna ensi. Twala bw‟otyo yonna ensi Ffenna Ggwe kulembera. |
4. | 4. Nga …. Ggwe ….otukulembedde Nga Ggwe omuyinza otukulembedde Yee ………..naffe tetutya N‟otuwa amaanyi, naffe tetutya Ggwe ……….. bw‟obaawo Ggwe omuyinza bw‟obaawo Tetutya bikalubo. |
By: Ponsiano Kayongo |