Indirimbo ya 263 mu CATHOLIC LUGANDA
263. YEZU KABAKA WAFFE
Ekidd: | |
: Tugendere wamu Tuweereze Yezu Ggwe oli Musaale waffe, Kabaka w’eggulu. | |
1. | 1. Yezu Kabaka waffe, 3. Enngoma tuziraya, Mu Ggwe mwe twesiga; Tugenda ku bulwa; Ggwe oli bugumu bwaffe, Olumbe tulugaya: Ggwe oleeta obuzira. Yezu, tugumyenga! |
2. | 2. Ebendera yeewuuba, 4. Sitaani tumugobe Ey‟Obutukuvu; Amaddu tugatte, Essanyu terisuba Ensi, kuba ekiwoobe Abeewadde Yezu. Kuba tukwesambye. |
By: M.H. |