Indirimbo ya 265 mu CATHOLIC LUGANDA
265. YEZU OMUTIIBWA GGWE
1. | EYATUNUNULA (W.F.) 1. Yezu omutiibwa Ggwe eyatununula, Abantu bonna Ggwe wabafiirira Kwe kutugamba ng‟otukuutirira, Tubasabire. |
2. | 2. Bangi bakyali mu kisiikirize; Bwe bwo butuuse, ayi Yezu waffe, Nabo batuuke mu kitangaala kyo Ge mazima go. |
3. | 5. Katonda Patri ne Katonda Mwana Katonda Mwoyo okwagalana kwammwe Mu bantu bonna mufune ekitiibwa, Ab‟ensi zonna. |
By: |