Indirimbo ya 273 mu CATHOLIC LUGANDA
273. MU OSTIA MWE WEEKWESE
1. | 1. Mu Ostia, mw‟oli wenna Tukusinza Yezu waffe; Tukwewadde, Ggwe Kabaka Tufugenga ennaku zonna. Ekidd.: Adoremus in aeternum Sanctissimum, Sacramentum, Adoremus in aeternum Sanctissimum, Sacramentum Sanctissimum Sacramentum. |
2. | 2. Ku Golgota, ebiwundu Byalaganga ng‟oli muntu. Mu Ostia ssikulaba, Sso nga mw‟oli wakyogera. |
3. | 5. Yezu waffe, Ggwe eyeekwese. Kimu kyokka kye nkusaba: Okutuuka mu kitiibwa Mu ggulu obutaka bwaffe. |
By: W.F |