Indirimbo ya 278 mu CATHOLIC LUGANDA
278. TUUTUNO FFENNA
Ekidd: | |
: Tuutuno ffenna tukuyimbira Essanyu lyaffe Yezu Ostia; Mu mutima gwo otukuumenga N’otunyweza mu kwagala. | |
1. | 1. Ayi mwoyo gwange, 2. Yezu ow‟ekitiibwa, Tokoowa kuyimba Kabaka Ggwe wuuyo Oluyimba lwaffe Ate ne weekweka Olw‟okwagala. Mu Altari yo. |
2. | 3. Ggwe nnannyini nneema, Otuwa mu mwoyo Mu Ukaristia Obulamu bwo. |
3. | 4. Ne mu kwagala kwo, Oddamu bulijjo Nga ku Kalvariyo Ekitambiro. |
4. | 7. Tukutendereza, Mu bulamu bwaffe Ne mu ggulu ffenna Tulikwagala. |
By: W.F. |