Indirimbo ya 284 mu CATHOLIC LUGANDA
284. YEZU WANGE OMUTIIBWA
1. | (Joseph Kyagambiddwa) Abakulembera: Yezu wange omutiibwa Ggwe alabika wano Mu Ssakramentu lye nsinza gwe nnyaniriza Nkwagala, Mukwano Kristu Lugaba Nkwagala kuyinga, nkwagala kufa. Ekidd.: Yezu eyantonda, wanfiirira nze, nneeyanzege Weebalege, nkusaba Omuyinza nze nno lukye Lwe ndiba mponye ensi, mbe eri Taata wo. |
2. | 2. Nga Katonda mulungi Afuuka n’enngano Olw’okuliisa b’akwana N’okubakkusa. N’awa n’ekikompe Ffe nno tukinywe Mmere ya kuliibwa Vviini ya kunywa |
By: |