Indirimbo ya 288 mu CATHOLIC LUGANDA
288. AYI MWOYO MUTUUKIRIVU JANGU
Ekidd: | |
: Ayi Mwoyo Mutuukirivu jangu otubeeremu, Mwoyo Mutonzi waffe tuula mu ffe, N’ebitone byo, n’obugagga bwo, N’ebitone byo bitujjuze. | |
1. | 1. Ayi Ggwe Omuwolereza, Ekitone kya Katonda eky’enjawulo, Omuliro, n’okwagala, Mbeera ye Ggwe nsulo y’enneema. |
2. | 3. Muzzeeyo sitaani omubi; Emirembe gya Katonda gitujjuze, Ng’olambika, tunaagoba, Ennaku zonna ez’ensi. |
3. | 5. Ayi Ggwe Kitaffe aliwo, Patri, Mwana ne Mwoyo ffe tubeebaza, Mwenna wamu mutendebwa, N’ettendo lyo libune ensi eno. |
By: Fr. James Kabuye |