Indirimbo ya 292 mu CATHOLIC LUGANDA
292. JANGU, MWOYO MUTUUKIRIVU
1. | (Fr. James Kabuye) Ekidd.: Jangu, Mwoyo Mutuukirivu Yima mu ggulu eyo otumyansize ekimyanso Eky’ekitangaala kyo! |
2. | 1. Jangu Ggwe muyambi w’abaavu, Omugabi w’ebitone eby’omwoyo Jangu Ggwe ekitangaala eky’omwoyo. |
3. | 2. Omukubagiza atasangika, Omugenyi omulungi ow’emyoyo Omuweweeza omwagalwa. |
4. | 3. Kiwummulo mu kutegana, Kittuluze mu musana Jangu omusanguzi ow’amaziga. |
5. | 7. Ab’essimba abakwesiga, Bawe ebitone byo omusanvu leero, Bawe empeera, empisa zaabwe ennungi Gye zibasaanyiza. |
By: |