Indirimbo ya 299 mu CATHOLIC LUGANDA
299. AVE, AVE MARIA
1. | 1. Tukutendereza 4. Maria sanyusa Nga tusanyuka Yezu Kabaka, Ne Bamalayika Ng’ojuna, ng’okyusa Ave Maria. Abamwegaana. Ekidd. Ave, Ave. Ave Maria! Ave, Ave. Ave Maria! |
2. | 2. Ggwe omuwolereza, 5. Abafrika ffenna Bikira Nnyaffe Totwerabira; Goba ekizikiza Bw’olitusonyiyisa Mu myoyo gyaffe. Tulikutenda. |
3. | 3. Nnyaffe ojjukiranga 6. Naffe nno Abaganda Ng’abantu bangi Ka tusse kimu Mu Ggwe basuubira Tuyimbire wamu N’essanyu lingi. Ave Maria. |
4. | 7. Toyabuliranga, 8. Twala emyoyo gyaffe, Buganda bwaffe; Ayi Maria; Ffenna tukwesiga Mulokozi waffe Ggwe Nnamasole. Lw’anaagisiima. |
5. | 9. Ka tulowoozenga Nnyaffe Maria Tumulamusenga Ave Maria. |
By: W.F. |