Indirimbo ya 308 mu CATHOLIC LUGANDA
308. YEZU NDABA
1. | 1. Yezu nzuuno; Ggwe gy’oli nzize Nteesezza nze okwewala emize. Ekidd.: Ayi saasira, Yezu nze awanjaga, nkaaba, Nnasobya lwe nnajeema x2 Yezu, yamba! |
2. | 2. Nze akuyita nga nneeyala wansi Nninga Ssebo (nange), Maria eyeenenya. |
3. | 3. Ggwe sonyiwa olw’Omusaayi gwo; Gwe wayiwa gunnaaze ndokoke! Gunnaaze mu mwoyo (okunnaazaako ekko). |
By: |