Indirimbo ya 310 mu CATHOLIC LUGANDA
310. EKITIIBWA KYA MARIA
1. | 1. Mu ggulu Bamalayika, Bakuyita Kabaka, Naffe abantu mu nsi zaffe Tukuyita lya Nnyaffe. |
Ekidd: | |
: Ekitiibwa kya Maria, kibune mu nsi yonna; Tumweyune atujune, atwale emyoyo gyaffe. | |
2. | 2. Ebibi byaffe nga bingi Tugende eri Maria. Ye agonza Katonda nnyini Okubitusonyiyisa. |
By: W.F. |