Indirimbo ya 316 mu CATHOLIC LUGANDA
316. MARIA MU GGULU
Ekidd: | |
: Maria mu ggulu, Bwe nkwesiga leero, Maria mu ggulu, Ndikulaba Nnyabo. | |
1. | 1. Ndikulaba Nnyabo! Kuba nnasenga Yezu, Ne ku lwa Batismu, Nnafuuka mwana wo. |
2. | 2. Ndikulaba Nnyabo! Bwe mba nga nneenenyezza Mu Penitensia Nfuna ekisonyiwo. |
3. | 3. Ndikulaba Nnyabo! Kuba bwe mba omukoowu Amaanyi gaddamu Nga nfuna Komunyo. |
By: W.F. |