Indirimbo ya 326 mu CATHOLIC LUGANDA
326. MMUNYEENYE EY’OKU NNYANJA
1. | 1. Mmunyeeye ey’oku nnyanja, Ggwe Nnyina Katonda, Mulyango gw’eggulu, Tukulamusizza. |
Ekidd: | |
: Tukutendereza nga tukuyimbira Ave Maria, Ave Maria. | |
2. | 2. Siima ennamusa yaffe, Evudde mu mwoyo Tunyweze mu ddembe, Tuteme mu nvuba. |
3. | 3. Abazibi b’amaaso Bawe balabenga, Ebibi byaffe byonna Bitunaabuleko. |
By: W.F. |