Indirimbo ya 333 mu CATHOLIC LUGANDA
333. OMUZADDE NG’OMYANSA
1. | 1. Omuzadde ng’omyansa, Ggwe eyazaala Yezu, Tukuume mu kkubo, Tuleme kukyama. |
Ekidd: | |
:Tukutenda Nnyaffe Nga tukuyimba Mirembe Nnyaffe atasingwa, Nnyaffe mirembe. | |
2. | 2. Ggwe omulungi bw’otyo, Ffenna tukutenda, Nyweza mu ffe enneema, Gobawo sitaani. |
By: W.F. |