Indirimbo ya 335 mu CATHOLIC LUGANDA
335. TUKULAMUSIZZA
1. | 1. Tukulamusizza, Nnyaffe ow’ekisa; Tukuvunnamidde, Tukwewombekedde. |
2. | 2. Abaana abawere Tubakukwasizza; Obawambatire Obaleze ekisa. |
3. | 5. Abazadde baffe, Tobeerabiranga; Batukuumirenga, Mu bukadde bwabwe. |
4. | 6. Abanakuwadde Wamu n’abalwadde: Obajjukiranga N’obakubagiza. |
By: W.F. |