Indirimbo ya 337 mu CATHOLIC LUGANDA
337. TUKWEWADDE LEERO
Ekidd: | |
: Tukwewadde leero, Nnyaffe Maria; Tubeere ku bubwo, ennaku zonna. | |
1. | 1. Tukukwasizza Emibiri gyaffe, Era n‟emyoyo gyaffe Giigyo Maria. |
2. | 2. Tukukwasizza Ebikolwa byaffe, N‟ebirowoozo byaffe, Biibyo Maria. |
3. | 3. Tukukwasizza Okwesiima kwaffe Era n‟ennaku zaffe Biibyo Maria. |
4. | 4. Tukukwasizza Olugendo lwaffe Otukuumanga Nnyaffe Ayi Maria. |
By: W.F. |