Indirimbo ya 342 mu CATHOLIC LUGANDA
342. YIMBA, YIMBA, MWOYO GWANGE
1. | (M.H.) 1. Yimba, yimba mwoyo gwange, 3. Ebitonde bya Katonda, Sanyuka ng‟olamusa Abiteeka byonna; Nnyina Yezu era Mmange Bw‟omusaba n‟obitenda, Omuteefu omwagalwa. Akuweesa na kisa. |
Ekidd: | |
: Ebitenda Ggwe Maria, Tubiyimbe ffe ffenna; Ggwe omutiibwa, kkula lyaffe, Mbeerera, totendeka. | |
2. | 2. Ye muyambi w‟abanaku, 4. Omubi bw‟aba akuseemya. Nnyina w‟abakemebwa; Tomutegera kutu; Amayengo bwe gansunda, Nnyina Yezu anaamulemya Bw‟ajja gatebenkera. Nnyina oyo omukkakkamu. |
By: |