Indirimbo ya 343 mu CATHOLIC LUGANDA
343. AYI YOZEFU GGWE KITAFFE
1. | 1. Yezu Kristu Katonda, 3. Bwe ndiraba ng‟ebyensi Bw‟alimpita gy‟ali, Binsumattukako, Nze omwonoonyi ndisinda, Ggwe olinfunyisa amaanyi, Ba mukubiriza. Mpangule olutalo. |
Ekidd: | |
: Ayi Yozefu, Ggwe Kitaffe, Ffenna mu mikono gyo tufe. | |
2. | 2. Ggwe oli bba wa Maria, 4. Mu kaseera ak‟okufa, Yezu ye Mwana wo, Bwe ndiba ntintima, Amannya ago ngagatta Okubeera emisango, Wamu n‟erinnya lyo. Onsabiranga nnyo. |
3. | 5. Nga mmaze okukutuka. Onkulemberanga. N‟ontwala eri Mmange. N‟eri Yezu wange. |
By: W.F. |