Indirimbo ya 345 mu CATHOLIC LUGANDA
345. AYI YOZEFU SSABAZADDE
1. | 1. Nnanga ki nze gye nnaavuumya, Mannya ki nze ge nnaatuumya Oluyimba lwo luno? Ayi Yozefu! |
Ekidd: | |
: Ayi Yozefu Ssabazadde: Ebinkooyesa mbitadde Mu mikono gyo byonna. Ayi Yozefu. | |
2. | 2. Ggwe mukuumi atannasangwa, Abalabe gwe bakangwa, Bwe nkutenda sikoma, Ayi Yozefu! |
3. | 5. Beera nange mu lugendo, Mbalirwe ntyo mu muwendo, Ggwe Kitange gw‟owonya; Ayi Yozefu! |
By: M.H. |