Indirimbo ya 346 mu CATHOLIC LUGANDA
346. FFENNA TUTENDE YOZEFU
1. | KITAFFE (W.F.) 1. Ffenna tutende Yozefu Kitaffe Ku lw‟ekitiibwa, leero ky‟aweereddwa; Ennyimba zaffe zinaamutegeeza Essanyu lyaffe. |
2. | 2. Katonda Patri, mwene yamusiima Kwe kumulonda, n‟amuwa okukuuma Omwana Yezu, wamu ne Maria. Mu kabi konna. |
By: |